Exodus 24:15-16

15 aAwo Musa n’alinnyalinnya olusozi, ekire ne kirubikka. 16 bEkitiibwa kya Mukama ne kibeera ku Lusozi Sinaayi. Ekire ne kibikka olusozi okumala ennaku mukaaga; ku lunaku olw’omusanvu Mukama n’ayita Musa ng’asinziira wakati mu kire.
Copyright information for LugEEEE